Play Song and View Lyrics
[0:12.00]Ndi ndiga etayawula muddo
[0:16.00]Oluusi ndya buli
[0:18.00]Naye ekisa kyo era ne kinkuuma
[0:24.00]Ng’akaweewo akanuusa obugere
[0:28.00]Wakati mu mpologoma
[0:30.00]Naye ekisa kyo era ne kinkuuma
[0:36.00]Waliwo ekisa ekinondoola
[0:41.00]Kye newuunya, aah!
[00:44.00]Okuva obuto bwange
[00:47.00]Mukama omukono gwo ngulabye
[00:50.00]Ekisa ekinondoola
[00:53.00]Ekitaŋŋanya era kugwa
[00:56.00]Ekisa ekyo kye nekola kintuusa eka
[01:01.00]Waliwo ekisa ekinondoola
[01:06.00]Kye newuunya aah!
[01:09.00]Okuva obuto bwange
[01:12.00]Mukama omukono gwo ngulabye
[01:15.00]Ekisa ekinondoola
[01:18.00]Ekitaŋŋanya era kugwa
[01:21.00]Ekisa ekyo kye nekola kintuusa eka
[01:26.00]Nali muzibe
[01:30.00]Ng’ebyensi ey’omwoyo sibimanyi
[01:33.00]Naye ekisa kyo era ne kinkuuma
[01:39.00]Nali muto
[01:43.00]Nga ndaba omusota ne nsembera
[01:46.00]Naye ekisa kyo era ne kinkuuma
[01:52.00]Waliwo ekisa ekinondoola
[01:56.00]Kye newuunya, aah!
[01:59.00]Okuva obuto bwange
[02:02.00]Mukama omukono gwo ngulabye
[02:06.00]Ekisa ekinondoola
[02:09.00]Ekitaŋŋanya era kugwa
[02:12.00]Ekisa ekyo kye nekola kintuusa eka
[02:17.00]Waliwo ekisa ekinondoola
[02:22.00]Kye newuunya aah!
[02:25.00]Okuva obuto bwange
[02:28.00]Mukama omukono gwo ngulabye
[02:31.00]Ekisa ekinondoola
[02:34.00]Ekitaŋŋanya era kugwa
[02:37.00]Ekisa ekyo kye nekola kintuusa eka
[02:42.00]Ndaba ndiga
[02:45.00]Naye ng’emisege gye mingi
[02:48.00]Gyambadde amaliba g’endiga
[02:51.00]Giri mu kusolobeza okundya
[02:54.00]Laba ekisa bwe kimpalula
[02:57.00]Kimpisa ku mumwa gw’empiri
[03:01.00]Laba bwe kitegulula emitegoooo!
[03:04.00]Ekisaaaa!!!
[03:10.00]Waliwo ekisa ekinondoola
[03:15.00]Kye newuunya, aah!
[03:19.00]Okuva obuto bwange
[03:21.00]Mukama omukono gwo ngulabye
[03:25.00]Ekisa ekinondoola
[03:28.00]Ekitaŋŋanya era kugwa
[03:31.00]Ekisa ekyo kye nekola kintuusa eka
[03:37.00]Waliwo ekisa ekinondoola
[03:40.00]Kye newuunya aah!
[03:44.00]Okuva obuto bwange
[03:47.00]Mukama omukono gwo ngulabye
[03:50.00]Ekisa ekinondoola
[03:53.00]Ekitaŋŋanya era kugwa
[03:56.00]Ekisa ekyo kye nekola kintuusa eka
[04:06.00]